Follow AZIZ AZION
Instagram:
Facebook:
@azizazion
Website:
For Bookings & More
Email:azizazion@
Call: +256772 900 308
Subscribe to Aziz Azion for all the best and latest official music videos, official audio, albums, behind-the-scenes, live performances, podcasts, general updates, and more!
Verse 1
Abantu balamu bansobera ddala balya mere
Babuzabuza kyebagala bwobadako oba osembye .
Gwowonya egeere yalikusambya, gwolisa bwakuta yakulwana. bataka nkwenge tebasiima balinda lwoligenda. lwebalimanya amakulu gewali ovamu, bakuwaane balemere akazindalo nga tebigwa malojja byebakusima songa babibusanga
Chorus
Baninze!!
Baninze nga maze okugenda
Baninze!!
Basute nga maze okugenda
Baninze!!
Baninze maze okuzawa
Baninze!!
Bansiime nga
Verse 2
Kati naama atandabyemu makulu nga nkyasa tolindanga mulumbe neweyogeza ebingi nga tebikyayamba. mubulamu nabayamba tebabiraba bankulokota mugongo nga bwenabasembya mbu nina omutima ensi eno Nsiima nga nkyaliwo yogera ebingi nga nkyaliwo kigasaki okumpana nga bwenali omulamu wankolokotanga mbalaba era mbakeneka kirinkola bubinyo okamala
Chorus
Baninze!!
Baninze nga maze okugenda
Baninze!!
Basute nga maze okugenda
Baninze!!
Baninze maze okuzawa
Baninze!!
Bansiime nga
Verse 3
Mukama wange yalwala omusujja nga akasente kamuwedeko nasaba kubeyawanga omuyimbi buli omu namusamula eri ezedwaliro osonda zabalemye naye eza kesi mubwangu zalabise Gwowonya egeere yalikusambya gwolisa bwakuta yakulwana bataka nkwenge tebasiima balinda lwoligenda lwebalimanya amakulu gewali ovamu bakuwaane balemere akazindalo nga tebigwa malojja byebakusima songa babibusanga amaso
Chorus
Baninze!!
Baninze nga maze okugenda
Baninze!!
Basute nga maze okugenda
Baninze!!
Baninze maze okuzawa
Baninze!!
Bansiime nga